Invitation By Rt. Rev. Bishop John Baptist Kaggwa

Ab’oluganda abaagalwa ennyo, Omusumba w’essaza ly’e Masaka omuwumuze Rt. Rev. Bishop John Baptist Kaggwa atuyita mu Mmisa ku Ssande nga 23/6/2019 essaawa 4:00 ez’enkya ku Bishop Ddungu Memorial Gardens e Nsambya, tumukwatireko mu kusonda ssente z’omukolo gw’okutikkira Msgr. Serverus Jjumba Omwepisikoopi omuggya.

Mwebale nnyo mwenna, tusaba Awulidde ategeeze gwe kikwaatako. Tubalindiridde N’essanyu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *